Ebigendererwa (Goals)Z:n89JboW9AaSs 7leMmkdi.Sr_n 8wCc3w. TO Qqon
to post this article from his Luganda Scientific works on Luganda Wikipedia for free Public Consumption. |
Ebigendererwa (Goals)
Ebigendererwa bigambululo eby’awamu kw’ekyo ekyetaagibwa okukola ebitali byesonjovu (not specific) ebiraga wa omuntu gy’ayagala okukoma oba ki omuntu ky’ayagala okutuukako awatali kulaga ngeri ki gy’anaatukayo . Ebigendererwa bwe biba eby’okuyigiriza biwandiikibwa mu ngeri etali nambulukufu nga :
• Okuyiga • Okumanya
• Okutegeera
• Okunnyonnyoka
Ate n’ebingendererwa eby’obusuubuzi nabyo bwe bityo biba si birambulukufu bulungi era birimu:
• Okukola amagoba
• Okugaziya bizineesi
• Okugaziya akatale
Okiraba nti ebigendererwa ebyo tebiteekeddwako kipimo era si bipimifu (are not measurable).
Ebigendererwa gwe musingi okuzimbibwa enteekateeka za kawefube yenna k’aba wa kusuubula, wa bitongole, oba wa byanjigiriza.